Yesu Waffa ku musalaba
Nozukila okutununula
Kati nsonyiwa ebibi byange
Beera mulokonzi era mukwano gwange
Kyusa obulamu bwange nfula mujja
Mukama nyamba nze mbelewo kululwo

Ekitontome Kyobulokozi

Kakati osazeewo okubeera wo ku lwa Yesu…
Kati ki?

Bw’oba wali weebuzizaako ebikwata ku bukulisitaayo oba bulamu nabaki obukulisitaayo bwe bukuweerako amaanyi okubeeramu, eno kkoosi y’omukkiriza omupya weeri okukuyamba okutegeera enjiri n’okubeera mu bulamu ng’okola ebyo ebigirimu.

Weewandiise mu eno kkoosi y’enjiri ennyangu okule mu kutegeera n’okwagala Kristo.